26/08/2015
Madiina Nsereko Lord kansala owa district yo mu kampala ayagala ekifo ekyomubaka mu palament ekyakawempe eyo maselengeta agamba nti ,kyetagisa okuzimba masomero age byemikono mubuli kitundu kyegwanga okusobola okulaba nga abaana abava mumasomero basobola okuyigilizibwa olwo nebasobola okwetandikilawo emilimu ne betada mukunoonya milimu,.ono yabade akulembedmu ba na kawempe okukola bulungi bwansi mwebayonjeleza ekitundu kyabwe omwabade okugogola emyaala ,okukunganya kasasiro nga bali wamu ne kibiina Kya team No sleep okuva emulago. nabatuuze,ela nga kino kyakuyamba okuuma obuyonjo mukituundu kino okusobola okulaba nga begobako endwade eziva ku bujama ,omusujja gwe nsili ne bilala ,Madiina yasubiiza okutwaala entekateka eno mu maso ela kyakolebwa nga buli lwamukanga olusemba mu mwezi.